Lydia Jazmine - Gwokya Nga Omuliro (Official Lyric Video)
LYDIA JAZMINE LYDIA JAZMINE
177K subscribers
11,085 views
236

 Published On Mar 30, 2023

Stream Here - https://ffm.to/lydiajazminegwokyangao...

The Official Lyric Video to Lydia Jazmine's "Gwokya Nga Omuliro"

Follow Lydia Jazmine:

Facebook:   / lydiajazmine  
Twitter:   / lydiahjazmine  
Instagram:   / lydiajazmine  

Lyrics:

Yeah…
Ooh ooh yeah
Oh yeah yeah yeah

Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro

Sweetie oli mu sukali oje nawe wekomebeko omanye
Olina akamwenyo bwoba osese oyakayaka nga emunyenye
Buli lwe ndaba akutunulira mba muyi siterera
Obuwomi bwo bwolina bumaze amanyi gona
Ebigezo binji….
Tekinkola bulunji….. no
Gwe oyambala smart no nyuma notwala amaaso gona
Onsika sepulinji

Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro

Olina obwoji bwa kyambe
Gwe oli maazi ndi nkonge
Bwo na kyafuwala no dugala
Na kukuta ne kyangwe
Nze ndi mumpi gwe oli muwanvu
Kino ekiwato kya nje…oooh
Nja kufumbira duma, nja biwomesa
Oja ku ndetera gonja
Nja kusikila
Nja ku kumila ekyama nze nja ku lwanira
Na kawunga ne dodo dear nja biwomesa
Na yena wolinawo mugambe akite nayingilawo

Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Bwoliba nga okaaba nakuwa sweetie wa kati onune
Nkufumbire, nkuzalire abaana batufanane
Yoya osabe..
Byona ofune..
Omukwano gumpe ngukumile eno ngu tekeko e jinja
Ngu kume nga zaabu ngutereke okomewo nkubikulire
Nfune otulo mpone ekiro
Gwe olimu sukali tamuka masali
Owemesa ka chai nga tekuli majani..

Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro

Gwokya nga omuliro (oli mu sukali)
Gwokya nga omuliro (oh yeah yeah)
Gwokya nga omuliro oh
Gwokya nga omuliro

2023 #LydiaJazmine #GwokyaNgaOmuliro

http://vevo.ly/Fdsl9Y

show more

Share/Embed